Stay updated! 🔔 Subscribe Now https://goo.gl/EgnKzy Okufaananako n'eggulo ku Mmande, ne leero Olwokubiri ensasagge ezzeemu okugwa mu Palamenti, abapoliisi bwe balwanaganye n’abamu ku babaka ba Palamenti ng’entabwe evudde ku baserikale abagambibwa nti tebamanyiddwa gye baavudde okweddiza n’okusaalimbira mu klezia y’oku Palamenti. Wabaddewo okusikaηηana ebitogi, okwekuba enkokola n’egguumi okunyooka okumala eddakiika nga 45 ng’abaserikale ba poliisi abasoba mu 50 beezooba n’ababaka ababadde bawambye ebintu by’abaserikale omubadde amasowaani ne bagaasa nga gano gasangiddwa mu Klezia ya Palamenti gye bagambye nti ebadde efuuliddwa nkambi nga basulamu n'okuliiramu emmere. For more Ebibadde mu #Ggwanga episodes click here https://www.youtube.com/playlist?list... #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine !! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic #TaataSam #MaamaSam #Katusekemu #MathiasWalukagga #Walukagga #ApoloNsibambi #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #SaveUgandanMusic #TrendinginUganda #EddySendi #EdwardSendi #MosesRadio #MozeRadio #Kasuku #TalkandTalk #RadioandWeasle #DjMichael #EddyKenzo #Kasuku #Wolokoso #Gossip #UgandanGossip #Olugambo #EbibaddemuGgwanga.
Ensasagge ezzeemu okugwa mu Palamenti,egguumi enyose lwa Togikwatako || Ebibadde mu Ggwanga - YouTube | |
9 Likes | 9 Dislikes |
1,359 views views | 85,279 followers |
News & Politics | Upload TimePublished on 19 Dec 2017 |
Không có nhận xét nào:
Đăng nhận xét